Ruth 4:18-22

18 aLuno lwe lunyiriri lwa Pereezi:

Pereezi yali kitaawe wa Kezulooni,
19 bKezulooni yali kitaawe wa Laamu,
Laamu n’aba kitaawe wa Amminadaabu.
20Amminadaabu yali kitaawe wa Nakusoni,
Nakusoni nga ye kitaawe wa Salumooni;
21 cSalumooni yali kitaawe wa Bowaazi,
Bowaazi n’aba kitaawe wa Obedi;
22Obedi yali kitaawe wa Yese,
Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.
Copyright information for LugEEEE